Mudduukirire Abaavu mu Kiseera Kino – Seeka Mubiru

0
1009

Ku muzikiti Masijid Musa ogwa Hotel Africana, abakkiriza abeesobola mu by’ensimbi babajjukizza okukozesa Iddi eno enkulu okuwa essanyu abantu bonna abali mu bwetaavu.
Sheik Mubiru akuliddemu okusaala Swalati Iddi, akinogaanyizza nti Iddi enkulu eba ya kusaddaaka, n’ekyo abaddu ba Allah kibakakatako okuddiza kw’abo abatalina.

TagsEid