Mukolere Wamu Kulwa KCCA – Beti Kamya

0
1119

Minisita wa Kampala Betty Kamya asabye abakungu mu kitongole kya Kampala Capital City Authority (KCCA)okukolera awamu okusobola okutukiriza ebirubirirwa byabwe sako no kutumbula empereza zabwe eri banakampala.
Minisita okwogera bino abade munsisikana nabakungu ba KCCA okuva kumitendera ezenjawulo mu kitongole kino egenderedwamu okutema empeda kungeriki gyebanatumbulamu omusolo kubanga gusse wansi.