Muk'omusibe Afiiridde Ew'omusiguze

0
825

Agafubutuse e Nkumba ku lw’e Ntebe ga mpuna, omusajja omusiguze atunudde eminwe, muk’omusajja bw’afiiridde mu nju ye.
Omusajja ono poliisi emugombyemu obwaala, kyokka kitegeerekese nti bba w’omugenzi ali mu nkomyo, baamusiba ku misango egyekuusa ku by’ettaka.