Mukula Paalimenti Emusonzeemu Olunwe Lwa Nnyonyi Lya Museveni

0
629

Ekitongole ekivunayizbwa ku ntambula z’ennyonyi ekya Civil aviation Authority kyaddaaki bannyonnyodde paalamenti lwaaki bammye Captain Mike Mukula olukusa okuleeta kuno ennyonyi.
Bagambye nti n’ennyonyi NRM gyebaakozesa okunoonyeza president Museveni akalulu gyebuvuddeko gwali mugangattika gwennyini era abaagirinyaamu baayita ku lwagunyu.