Mulinde Tereviizoni Z'abanaku – Minisita

0
1041

Gavumenti ya Uganda erina enteekateeka ey’okuleeta kuno TV eziyungiddwa obutereevu ku mayengo ga digital, okutaasa abantu ba bulijjo abatakyasobola kusasulira TV.
Gavumenti ekizudde nti okuva empeereza ya digital lwe yagunjibwawo, abantu bangi abaava ku kulaba TV lwa nsonga nti tebalina sente za kusasula buli mwezi.