Mulwanirire Eddembe Lyamwe – Oweek Apollo Makubuya

0
1133

Ttabamiruka w’abavubuka ba Buganda aguudwawo leero n’obubaka eri abavubuka bano okuyayaanira emikisa gyonna egitondeddwaawo okulaba nti Uganda eseseetuka okuva mu nsi enjavu okudda mw’ezo ezikulaakulanya.
Ssaabawolereza w’obwa Kabaka bwa Buganda era omumyuka ow’okusatu owa Katikkiro Owek, Apolo Nelson Makubuya y’abakuutidde atyo.