Museveni Asekeredde Abazungu Abanyooma Africa

0
653

Pulezident Museveni ayatulidde abazungu okuliirila abaddugavu olwo amawanga g’abadugavvu negasigala nga mwaavu obutagambika olwo bbo mu mawanga gaabwe nebeeyongera okugaggawala. Pulezidenti abadde ayogera eri olutuula lw’ekibiina ky’amawanga amagatte olutudde mu America.