Mwewale Ddiini Ennyangu – MSGR Kayondo

0
684

Vicar general we saza lye Lugazi Msgr Richard Kayondo alazze okutya nga abavubuka bwebolekedde okubulako ediini enambulukufu gyebayinza okusoma okusobola okumanya katonda wabwe olwembeera yokubuzabuzibwa abantu abatali bamu abatandikawo ebika byediini ebitali bilambulukufu ate nga mwatu byetanidde nyo abavubuka.
Mnsgr Kayondo abadde akulembedemu missa ekulembedde olusirika abavubuka okuva mu masomero ga klezia mu saza lye Lugazi lwe tegesse okusobola okubabulilira ku butya bwebasobola okunwereza mu eklezia.