olukiiko Tebutudde mu Paalimenti

0
729

Okuva omuwandisi wa palamenti lwe yafulumya ekiwandiiko ekiyimiriza entula za palamenti zonna, nga n’ensonga teweereddwa, kati n’obukiiko obubabde bugenda mu maaso ennaku ziino olwaleero buyiise.
Ababaka bavudde mu mbeera nebategezeza ne basaba sipiika n’omumyuka okuvaayo mubwangu babanyonyole embera egenda mu maaso ku palamenti kubanga ebeeraliikiriza.