Omanyi Ekyamalawo Amatooke e Buddu

0
649

Okuva edda n’edda Buddu y’eyaliisanga ebitundu by’eggwanga ebisinga.
BannaBuddu baamanyibwa nnyo okulimanga amatooke n’emmere endala, era kigambibwa nti kyaba nga kizibu ebitundu by’e Buddu okulumbibwa enjala.
Olwaleero bannamasaka nabo emmere bagikaaba, naye ekyebuuzibwa tebakyalima nga bwe gwali edda?