Omubbi wa Mmotoka Yeewuunyisizza Poliisi e Masaka

0
813

Police eMasaka ewunikiridde omusajja eyeyise kkondo bweyetute ku poliisi nalyooka agitegeza nti mubbi wa motoka kungwa.
Omusajja ono alinga aliko ekimuwujja yetutte yekka ku police nagitegeeza nti yakabba emotoka ezisoba mu 300 era ayagala poliisi emusibe kubanga akooye obubbi