Omufere Bamutabukidde e Luuka

0
1644

Okuvaako e Luuka ekisangibwa mu BUsoga waliwo omusajja abadde yeeyita Nabbi, naye ono asimattukidde watono okugajambulwa endiga ze.
Kigambibwa nti omusajja ono Fred Namoka abadde yasuubiza abagoberezi be okugenda mu ggulu, naye ekyamagero tekituukiridde olwo endiga ze ne zeerya omuguju.