Omukazi Emmekette: Yeeweredde mu Kuzannya Nsambaggere

0
1153

Adinganana amawolu yagaggyamu omukutto, kituufu bajjafe balugera, wuuno omukazi emmekete afunye mu kirooto kye nga kati asomera bwerere ku university.
Mwana muwala ono wadde asoma bya bulambuzi, ekirooto kye kyakubeera omu ku bazannyi b’ensambaggere abasinga ettuttumu mu nsi yonna.