Omukazi Mmekete: Wuuno Omukazi Akola Bwa Kondakita

0
932

Agali awamu geegaluma ennyama era kirabika kino kye kigagawaza amaka agamu gooyitako ne weegomba.
Naalongo Jamila ATYENI, enzaalwa ya Kenya yagaana okukola omulimu omulala gwonna ne yeegatta ku bba mu mulimu gowokusaabaza abantu mu Tax mwakola nga kondakitta, basobole okwekulakulanya.