Omulembe Guno: Abakubi B'ebifaananyi Bakyalina Mugaso

0
654

Okukuba ebifanaanyi kwatandika eyo mu byasa ekyokuna, ekyokutaano olwo mu kyaasa ekyomukaaga nekukyukamu.
Mu myaka egyayita okufuna camera okukuba ebifanaanyi tekyaali kyangu, era nga abantu abasinga ebifanaanyi babyekubyaanga ku mikolo emikulu ng’embaga oba enaku nga sekukulu
Ebifanaanyi byasooka kubaanga mu laangi enjeru n’enzirugavu kyokka olwa technologiya eyali akyaali wansi, wetwogerera nga buli kimu kyakyuka era nga abamu ne camera baazidibya kati bakozesa masimu.