Omusajja Yeekasusse Okuva ku Kizimbe Lwa Mulimu

0
1020

Ekizimbe kya Mabiriizi wano mu Kampala nakyo kyandifuuka kattiro ng’enjogera yabavubuka bweri anti waliwo omulala eyekasusse okuva waggulu ku kizimbe okukakana ngaali ku ddimwa.
Omuvubuka ono atategerekese mannya yekasusse okuva waggulu neyekkata ku ddimwa kyokka ono wadde tafudde naye asigaddeko kikuba mukono.