Omuwendo Gw'abalamuzi Gugenda Kweyongerako

0
983

Abaddukanya amakkomera bagamba nti omujjuzo okuba omunji mu makkomera kiva ku kooti okuba nga tezikoze mulimu gwazo, kakati ekitongole ky’amakomera kisazeewo okwongeera ku bunji bwa kooti ento okuva 38 eziriwo okutuuka ku 82, nga bagala okulaba nti nebitundu ebizibu okutukamu nabyo bigenda kufuna kooti.
Bino byona byatukiddwako mu lukungaana olw’omwaka era akulira abalamuzi ba kooti enkulu gyeyasinzidde okuwanjagira abalamuzi okulwanyisa obulabbayi mu kitongole

TagspRISON