Omwaana Omulwadde Ayagala Buyambi

0
1203

Omwana wuuno Munu Maison aweza emyezi ena gyokka wabula obulamu bwe buli mu matigga, omutima gwe guli ludda lukyamu si kyekyokka n’emisiwa gye egitambuza omusayi mifunda nnyo nga tegitambuza musaayi gumumala mu mubiri.
Mu mbeera eno ayagala muyambi kale gwe omulabi w’amasengejje konna koolina kasobola okutaasa obulamu bw’ebbujje lino, sooka olabe embeera mwali.
Ayagala buyambi olwokuzuulibwa n’endwadde eziwera ez’omutima