Omwoleso Gw'obusuubuzi Gwengedde

0
942

Bannamakolero ba Uganda abeegattira mu kibiina kya Uganda Manufacturers Association bali mu keterekerero ka mwoleeso gwabuli mwaaka ogugeenda okutandika nga 3 October mu kibangirizi kyabwe e Lugogo.
Bannamakolero ku luno basuubira bannaabwe bangi, wabula ku luno essira liteekeddwa nnyo ku bakyala.