Plillip Luswata Omunnakatemba Omumanyi?

0
1374

Munakatemba Phillip Luswata agamba nti agya kulwana wakiri okukuka ejjembe nay eng’ekizimbe ky’egwanga ekya Katemba n’emizannyo tekisanyiziddwawo. Luswata nga gyebuvuddeko yatuuka n’okukwatibwa nga yekalakasa olw’ebikwata ku kizimbe kino, agamba nti tajja kussa mukono, kuba kyaliko kya nsonga.