Poliisi Egudde Mubagingirira Ssente

0
335

Abaaliko ababaka abazze bateeseza eggwanga mu paalimenti ezibaddewo bafunye omukisa ogw’enjawulo okusisinkanako, okwejjukanya ebyaliwo mu myaka egy’edda.
Libadde ssanyu ssa bano okugasimbagana nate, kubanga abasinga obungi baali banywanyi mu biseera ebyo, newankubadde abamu emitwe kati gitukuuliridde.
Abambaziddwa emidaali bavudde mu buli kanyomero ka ggwanga, wabula ng’oggyeko ekyemisana paalimenti ky’ebagabudde, bano be beerabiridde mu by’entambula n’ebyensula