Poliisi Ewonyezza Omuzikiti N'essomero e Kasese

0
506

Poliisi e Kasese kigitwalidde akabanga okukkakkanya abasiraamu b’e Kyanzi-mpondwe ababadde bavudde mu mbeera olwa bawannyondo ba kkooti ababadde bagezaako okubasengula ku ttaka okutudde omuzigiti gwabwe.
Ettaka lino okutudde n’essomero likaayanirwa abaana b’omugenzi Alihaj Saad abagamba nti ettaka lino lyali lya kitaabwe.