Ssente Za Museveni Zanditabula Aba NRM

0
443

Ebisawo bya sente president Yoweri Museveni by’agenda agabira abantu okwekulaakulanya zifuuse ndibassa era zandyabuluza mu kibiina kya NRM.
Kitegeezeddwa nti sente ezo zitabudde banna NRM era mu bitundu ebimu ennyombo zifuuse ennyombo.
Mu gombolola y’e Lubaga banna NRM batabuse, ng’abamu bekwatirira ekibiina ekiyitibwa MU, bagamba nti abakirimu si ba NRM , n’esente president ze yasooka okubawa baalya ndye.