Tewali Yatuwalirizza ku Baguma – Ba Luganda

0
747

b’olugaanda lw’omugenzi Donah Katusabe agambibwa okuttibwa olw’ebbanja ly’emotoka gyeyagula mu kibanda kya Pine, basabye ekitongole ekiramuzi n’omuwaabi wa gavumenti banguyirizeeko omusango guno, engeri omuntu abadde anonyezebwa omupoliisi Aaron Baguma gye yalabise.
Baguma avunanibwa wamu ne nyini kibanda kya Pine Mohammed Sebuwufu era basuubirwa okulabika mu kooti enkulu olunaku lw’enkya.