Yintaneeti Yebeeyi Entono Wakutongozebwa

0
444

Gavumenti ya Uganda emaliridde okubunyisa empeereza ya Internet mu buli kanyomero ka ggwanga, ate efube okulaba nti buli munnayuganda akozesa yintaneeti ku bbeeyi esinga okuba eya wansi.
Minisita w’ebyamawulire Frank TUmwebaze y’awadde obweyamu obwo.
Si gwe gusoose gavumenti okusuubiza bwetyo, ne gyebuvuddeko gavumenti yasuubiza okusembereza bakkampala internet ku bwerere.