Ekyoto: Lwaki Naku Zino Abafumbo Bawukana Mangu?

0
1037

Nazikuno nga kiba kizibu omuntu okufumbirwa ate nayawukana nemunne, abantu nga bawangaala nebalera nabazukulu ngabali bonna, naye enaku zino omuntu akola embaga neyugumya ekitundu, kyokka oluusi n’omwezi teguwera nti bawukanye kiki ekireeta kino?