Kayihura Alabudde Avbavuganya ku Meefuga

0
1075

Sabapoliisi wa Uganda Generali Kale Kayihura alabudde ab’oludda oluvuganya nti tekabatanda nebadda mu kulowooza nti bagya kukyankalanya emikolo gyamefuga, kuba Poliisi tejja kubaganya.
Kigambibwa nti aboludda oluvuganya nabo baliko emikolo gyebatesetese wabula Poliisi ebakakasiza nti emikolo egimanyiddwa giri luuka.