Airtel Etadde Ssente mu Gy'amasaza

0
961

Empaka z’emipiira gy’amasaza ga Buganda zeeyongedde ebbugumu, bwe zifunye omuvujjirizi omuggya agenda okuziteekamu ensimbi.
Airtel Uganda esse omukago n’obwakabaka bwa Uganda ne yeeyama okuteekamu akawumbi kalamba mw’obukadde 200 okumala emyaka esatu.