Abavubuka Ba NRM Balina Omulamwa

0
1015

Bwa ddene ligambwako nyino lyo, lumonde bwalemwa omuggo, oleeta nkumbi, kakati nabavubuuka ba NRM ab’eyise aba NRM Patriotic Front bawadde omukulembeze wa Uganda nsalesale wa naku 16 zokka, okubaako kyakolawo ate nga kirabwako, kukikwatagana n’okulwanyisa obubbi obuli mugwanga lino, nga singa zigwako talina kyakozeewo, ebinadiirira teyejusa nti tebamulabula.