Obululu Bwa 'Pool' Obwa Kamalirizo Bukwatiddwa

0
1010

Omuzannyi eyawangula empaka za National Pool Championship ez’omwaka oguwedde Amos “Real Shooter” Ndyagumanawe nate aweze nga bwagenda okuddamu okusitukira mu z’omwaka guno.
Empaka ez’akamalirizo zaakubawo ku lwomukaaga e Lugogo mu Indoor Arena.