Museveni Asisinkanye Akakiiko ka Palamenti Akavunanyizibwa ku Bugagga

0
981

Omukulembeeze w’egwanga asisinkanye akakiiko ka Palamenti akavunanyizibwa ku bugagga obw’ensibo nga bano bebabadde banonyereza ku kampuni ezikola ogw’okusima omusenyu mu Lwera, era nga kigambibwa nti bononye obutonde nebakunakuna.
Mungeri yemu n’ensonga zebbiniro lyamasanyalaze erye Kaluma ne Isimba nazo zogeddwako, nga kigambibwa nti eno emirimu bagikola mungeri yakaligweramu eyo.