Besigye Akomyewo Ku Luno Poliisi Temukutte

0
1095

Dr Kiiza eyaliko senkagale w’ekibiina kya FDC leero yerisiza nkuuli ngadda mu maka ge Kasangati. Kiiza Besigye akomyewo okuva ebweru gyamaze sabbiti bbiri , naye obutafanana nga bwekyali nga sattu omwezi guno ogw’ekkumi bwyakwakulwa ku kisawe entebe okukakana nga bamututte mu maka ge, leero bamulese.
Kiiza Besigye ku luno afunye n’omukisa okuyimirirako kulwe Entebe okubuuza ku bawagizi be, omusasi waffe buli kimu akilondodde.