Aba Faza Kibuuka Bafunye Abasesorodooti

0
726

Ekiwayi kyabagobereza ba Father Jacinto Kibuuka ngono gyebuvuddeko yekutula ku Ekeleziya, leero baliko abantu babiri bebawaddde abasesorodoti okuli Silvester Lwasa Adyeri ne Birungi Joseph okuyambako okulaba ngejiri yabwe ebuna egwanga.
Silvester Lwasa Adyeri yalondeddwa okutwala essaza epya Mubende, omuli Kibale Kasese Fort portal nebitundu ebirara ate Birungi wa Central Buganda, Eno Father Jacinto Kibuuka gyasinzidde nagamba nti tagya kuva ku mulamwa wadde ngabali mu Ekeleziya bagezaako omuzibira ekkubo