Abaaliko Ababaka Ba Paalimenti Beekozeemu Ebibiina

0
652

Abaali ababaka ba paalimenti abasoba mu bikumi 200 mu paalimenti ey’omwenda nga tebaakomawo mu paalimenti eno eye 10 bakoze ekibiina ekibagatta nekigendererwa eky’okwongera okukwatagana, okuwabula ababaka abaayitamu ku nsonga ezenjawulo okwo kwossa ne gavumenti.
Wabula bano bawakanyizza ebyogerebwa nti embeera yabwe mbi ddala.