Abaana Basse Maama Wabwe e Lwengo

0
1037

Entiisa ebutikidde abatuuze be Kamugombwa mu gombolola ye Kingo mu district ye Lwengo bwebbagudde ku mulambo gwa mutuuze munabwe Venancia Nankya, nga yatiddwa era kirowozebwa nti yakubiddwa kakumbi ku mutwe.