Ababadde Balima mu Lutobazzi Bakwate e Lwengo

0
432

Oluvanyuma lw’okulaba nga buli lunaku olukya obutonde bw’ensi bwongera okusanyizibwawo, abobuyiza mu district eye Lwengo nga bali wamu n’abavunanizibwa ku bitonde bw’ensi bavudeyo n’ebikwekweto ebye njawulo mwe bayolede abantu abesenza ku tobazi abasoba mu 35 nga bano okusinga babade bakoleramu balimiramu mu ngeri emenya amateeka.