Ababaka Baagala Pulezidenti Museveni Asse Omukono ku Tteeka Eribejjeereza Okuwa Omusolo.

0
434

Ababaka ba paalimenti nate balinnye gye gava, bwe babaze ku nteekateeka ey’okuzzaayo etteeka eribejjeereza okuwa omusolo.
Etteeka lino president yagaana okulissaako omukono omulundi ogwasooka, nga’gamba nti kijja kulabika bubi ababaka okusonyiyibwa omusolo ng’ate abalonzi baguwa.
Bo ababaka bagamba nti okuggya omusolo ku nsako yabwe si kya bwenkanya, kubanga bawa emisolo emirala.