Ababaka Balambudde Eddwaliro Ly'e Iganga

0
595

Okuvaako e Iganga ababaka abatuula ku kakiiko akavunanyizibwa ku by’obulamu bawubyeko olubu lw’ekigere mu ddwaaliro, abalwadde kwe kugabafuuwa nti abasawo babaggyako sente nga begeze okufuna obujjanjabi.
Kino kirumye nnyo abasawo era mu kwesasuza basazeewo okwebalama abalwadde, abamu ne batuuka n’okubalagira nti kale bagende eri ababaka babajjanjabe.