Ababaka mu Kampala Balabudde Beti Kamya

0
484

Ababaka ba paalimenti abakiikirira ebitundu bya Kampala bavuddemu omwasi ku bikwekweto bya KCCA eby’okugoba abatembeeyi abakolera ku nguudo ne ku mbalaza za Kampala.
Ababaka bakiikidde KCCA ensingo olw’okusindiikiriza abantu abanaku okuva mu kibuga, wakati mu mbeera ey’obwavu eri mu ggwanga.
Gavt bagiwadde amagezi abatembeeyi ebalekere ezimu ku nguudo bayiiyizeeko.