Abaduumizi Ba Poliisi mu Kampala Bakyalidde NBS

0
491

Abaduumira poliisi mu kibuga Kampala bagenyiwaddeko wano ku NBS ne batendereza omulimu amakula ogukolebwa TV eno mu kuweereza Bannayuganda.
Abapoliisi okukyalira NBS bakikoze mu nteekateeka ey’okunyweza enkolagana n’emikutu gy’amawulire, ne bannayuganda bonna okutwalira awamu.