Abakadde Baagala Ddwaliro Lyabwe e Mityana

0
521

E Mityana abakadde abawangalira eno, bagamba nti gavumenti ebasaze magenda namadda, kuba nebwebalajana tebafibwako, bano mu kadde kano bagala gavumenti ebazimbire eddwaliro eryabwe, kuba bakooye abavubuuka okubalinyirira, nobutabalabawo, ngenjogera yenaku zino.