Abalimi Batuuse Okuwona Ebicupuli

0
761

Minisitule y’ebyobulimu n’ekitongole ekigereka omutindo bitadde emikono ku ndagaano essizzaawo enkola egenda okulondoola ebikozesebwa mu nnimiro nga tebinnayingira mu katale.
Mu nteekateeka eno, ekitongole kya UNBS kirina akabubi kekigenda okussanga ku buli kikozesebwa mu nnimiro ekinaayingira mu Uganda ssinga enaaba emaze okukyeegereza.