Abasuubula Ebintu Ebweru Mulabye

0
1157

Omukulembeze w’egwanga YKM agamba nti ekiseera kituuse Uganda okukomya okuyingiza mugwanga ebintu ebiwedde okukolebwa ganmba ng’emmotoka, Pikipiki nebirala.
Asinzidde Kiyunga mu district ye Luuka mukukuza amefuga ga Uganda ag’omulundi ogwa makumi 54 nagamba nti abatasobola kujja mu Uganda kuggata bintu byabwe babireke, era akakasiza nti akadde konna enteekateeka eno agyanjula mugwanga nasaba buwagizi.