Abasuubula 'File' Bafudde mu Mbeera

0
634

Abasuubula ebigumba by’ebyennyanja ebimanyiddwa fille ku mwalo e Ggaba bavudde mu mbeera ne batabukira ababibasuubuza nga bagamba nti bakooye okubanyaga.
Bano baagala ebbeeyi gwebasuubulira ffile ono ekendeere oba ssi ekyo babaleke beetuukire gyebiva.