Abasuubuzi Batabukidde UWA Lwa Nyama

0
1124

Abasubuuzi abakakalabiza egyabwe mu katale ke Kafu nga kano kasangibwa ku luguudo lwa Kampala Gulu bawadde akulira ekitongole ekivunanyizibwa kukuuma ebyomunsiko Dr Andrew Sseguya sabbiiti emu okwetonda olw’okugamba nti oomukyomo gwebaliisa abantu nnyama ya nkobe.