Abatembeeyi Bubakeredde – KACITA

0
979

Enaku zino bwoyitako mu kibuga, oyinza okulowooza nti KCCA tekyalina manyi, anti abatembeyi babunye buli wamu, kakati oluvanyuma lwokwegayirira aba KCCA nebalabika nga tebayambiddwa, aba KACITA basazeewo okwanganga abatembeyi, era Kacita egamba nti kubbalaza bagya kubakeera nga misa babejire ku nguudo, kuba abamu basalawo kweremezaako, nga bebasikiriza nabalala.