Abawagizi Ba Kato Lubwama Beeyambudde

0
864

Abawagizi b’omubaka wa Lubaga South Omulongo Paul Kato Lubwama bavudde mu mbeera ne beekalakaasa, nga bavumirira abaatwala omubaka waabwe mu mbuga nti teyasoma.
Bano beekoze obusolosolo ne batuuka n’okweyambula, Abasajja baggyemu essaati ate abakazi blouse ne bazikasuka eri nga bwe bawera nti awatali Kato Lubwama baakukolawo akatiisa.