Abazadde Banaabidde Heedimansita mu Maaso

0
641

Abazadde b’essomero erimanyiddwa nga Senda Primary School erisangibwa mu gombolola y’e Kirewa mu district ey’e Tororor nga bamulanga okwebulankanya nga ku ssomero.
Omukulu ono abazadde gwebanaabidde mu maaso ategeereke nga Odoi bamulumiriza obutabeera mu wofiisi nga ne ku ssomero takyasulawo, yafuna ewalala wasula.