Abazannyi Ba Uganda Cranes Basanyukidde Emidaali

0
471

Abazannyi ba tiimu y’eggwanga ey’omupiira The Uganda Cranes be bamu ku bannayuganda abaawangudde emidaali nga basiimibwa olw’obuzira bwe baayolesa jjuuzi, bwe babbulula Uganda n’eddamu okukiika mu kikopo kya Africa oluvannyuma lw’emyaka 38.
Omusasi waffe atuukiridde abazannyi abo ne batubuulira bwe bawulira oluvannyuma lw’okuwebwa emidaali.