Ab'e Iganga Basimudde Ekiggya Lwa Nkayana

0
559

Poliisi etaasizza ab’oluganda ababadde baagala okwegwa mu malaka nga kino kiddiridde abamu ku baana b’omugenzi Aliraba Munyira okuziikula entaana omwaziikibwa muganda waabwe bakakase oba ddala yaziikibwawo.
Bano okusinga ttaka n’eddogo byebibaggye mu mbeera era omusasi waffe akuleetedde byonna nga bwebibadde.